Black Devils
Buli Nziriza yona eyava kumulamwa gwa Katonda , egenda kusanawa obudde bwoba.
Okuva ku Katonda kwe kukola ebikyamu eri bantu bano.
Banabi bobulimba beyongede bebayogerako mu kitabo Kya Bible
Kuba abagoberizi ba Yesu twatandika okweruma luma, so ng’ate twalibade twetaaga kweyagala bweyagazi netulumya abatamukiririzaamu.
Era Kyona olaba nga church zeyongera bungi, Kyona ate nabakozi be bibi mukifo kyokukendeera beyongera bungi.
Era nenaku yeyongede mubantu mukifo kyesanyu okweyongera.
