God Loves you

Final Testament episode 16

ASIGAALA TALAAMA

Mu nsi Muno bulyomu okusinga alabirira mwana we gwazaala, atali wuwe tamufaako nyo, kale bwekityo no mwana teyalyerabide muzade we, naye osanga omwana nga kuzze nga tayagala kumanya biffa ku bakade be, olumu netubanenya obutagala kuyamba ku bakade babwe, naye olususi tunenya babwerere, Kuba ebiseera ebisinga kibeera kiva ku bazade enkuza gyebabakuzaamu, nebakula nga tebalina mpisa nga ne Katonda tebagala kumanya.

Kale omuzade olina okukuza omwana nga manyi Katonda,  buli kimu mu biseera byo mumaaso kimwanguyira.

Kitegeeza Ensi temukalubirira ate naawe omuzade nekwanguyira.

Kitegeeza bwosanga omwana alabirira bakade be, kitegeeza omuzade yabeera Yakuza obulungi omwana ne mpisa.

Naye bw’olokoka buli kimu kyekola kyoka, ne bwoba wali wamukuza bibi nga talina mpisa zigirawo, buli kimu kitereera emirembe negyigya gyooli.

By Ghetto Pastor ??

Sunlight UG

Share
Published by
Sunlight UG

Recent Posts

Ekyaleero

   Abamu mu bizibu tebagala kumanya Wabula twandibade bumu mubuli mbeera.👏🏼👏🏼  Nsaba tukiririze mu nono…

12 hours ago

LolaJack Casino | Claim Your Free Spin Bonus to Play Casino Online in the UK

LolaJack Casino | Claim Your Free Spin Bonus to Play Casino Online in the UK…

16 hours ago

free spins LuckyBarry casino play casino online UK

free spins LuckyBarry casino play casino online UK Contents Claim Your Free Spins at LuckyBarry…

16 hours ago

how long does it take for Lizaro casino to pay out play casino online | UK Guide

how long does it take for Lizaro casino to pay out play casino online |…

16 hours ago

Devil Ends

    Almighty God We thank you for the gift of life on this day,You…

1 month ago