Simba ensigo mukisiibo

 

OKUSIGA
KYOSIGA KYOKUGULA

Mu Nsi eno omuntu kyosiga kyokungula .

Abantu bangi nyo bagala okukungula mu katonda kyoka nga ensigo yabwe bagisimba mu sitaani .

Abalala tebasimba nsigo balinda makungula nga nabo bagala kukungula sinakindi basinge nabasimba ensigo yabwe enungi eyakatonda.

Muli ate abasimba ensigo zamirundi ebiri eya katonda ne ya sitaani bwebatuuka mumakungula ngabasubira okukungula ensigo enyingi nebatamamya nti nensigo ezibade enamu bwozigata nenfu zonna ziffa buffi tokwasaamu wade emu bweti.

Muganda wange bwoba oyagala amakungula gakunyumire , Ensigo yo gisimbe mu katonda omu yeka era omwagalire dala, amakungula gakunyumire , Ensigo yo eribeera namu luberera.

Ate bwoba oyagala okukola losi ( loose ) kwata Ensigo yo gisimbe mu sitaani , oba bigatike .

Gwe omanya ogyanga kukola gwakukolima bukolimi kuba buli lwosimba obukyaayi era oba ogenda kukungula bukyaamu .

OMUNTU OSIGA OTYA MU KATONDA.

Buli lwoyamba omuntu nakusiima.

okugaba nadala ngagwowa kyomuwa akyetaaga oba akyagala.

okufiririra muntu muno mumbeera enzibu dala.

okusonyiwa muntu muno nadala ekyo kyolaba nti kinene tekisoboka.

OMUNTU OSIGA OTYA MU SITAANI.

Buli Lwolumya muntu muno .

Okubba, okulwana , okuwayiriza ne mizze emibbi emirara gyona obeera osiga mu sitaani.

Abantu bangi bagala nyo okubayamba naye ngabbo tebayamba nebwobeera Offa.

Kale mukwano nkusaba tandike osige mu katonda onyumirwe Ensi eno.

Ebyo bigambo BITUKUVU.

JAZ BLESS all of you.
unionrastarregion@gmail.com

GOD LOVES YOU
Save your life with God.

Empowered by URR.

 

(Visited 92 times, 1 visits today)

About The Author

Jonathan.k. kabaka CEO sunlight film productions

Related article

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *