QUZ about Jesus Christ

 

QUZ a bout JESUS CHRIST (JAZ BLESS )

1. Katonda omwagala di era omu kyaawa di?
………………………………….
Answer
Katonda omwagala ngayagala bantu bano ate Katonda omukyaawa nga okyaaye Bantu bano.
………………………………….

2. Oli mulokole ? Omanya otya nti walokoka?
………………………………….
Answer
Ndi mulokole era wendabira nti nalokoka omutima gwange gwakyuka sikyayagala kukola kintu kyona nga kirumya Bantu banange , embeera zange zakyuuka nga kwotadde ne mikwano okukyuka.
………………………………….

 

3. Kitonde ki Katonda kyeyasinga okwagala nakimalirako obudde, era lwaki yakimalirako obudde.
………………………………….
Answer
Omuntu kyekitonde katonda kyeyatonda mukifananyi kye nakimarirako obudde obungi .

Olwensonga yayaga tutonde ebisigalide era tulabirire nebitonde ebirala byona.
………………………………….

 

 Mpa ensonga 10 Kiki ekivirako omuntu okubonabona oba okweyagala Ebanga lyona.
………………………………….
Answers
a ) Mutima Gwo bwegusalawo okwagala Katonda gubeera mukwesiima Ebanga lyona ate singa omutima gusalawo okukola ebitalina makulu , emizze emibbi awo aba ogenda kubonabona Mpaka lwobikomya nodda eri Mukama katonda .
………………………………….

5. Amagezi gatandikirawa?
………………………………….
Answer
Amagezi gatandikira mukwagala okumusinza no kumugulumiza ate obusiru bugya Buli lwokola ekyobusiru ngobusiru bweyongera gyoli ( Sitaani ).

……………………………………………………………….

Damu answers ezisigade okusinzira nga bwolaba Ensi ne bitabo ebitukuvu bwebigamba. 6-10

6. Lwaki abantu bakyawa nyo amazima?.
………………………………….

 

7. Mpa ensonga 5 mukusabiraawamu kye tufunamu kyi?
………………………………….

 

8. Bizibu kyi byetusanga mu kwegata okusabira awamu.?
………………………………….

Empowered by Urr

 

(Visited 39 times, 1 visits today)

About The Author

Jonathan.k. kabaka CEO sunlight film productions

Related article

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *