God Loves you

35 Videos
20260119_091209
0

Ekisa kizaala Emirembe

Join to our Prayer  Almighty God, We surrender our lives to you this time. we give you praise for your abundant mercy and grace we receive. We thank you for your faithfulness even though we are not that faithful to you. We ask you to give us all around peace in our mind, body, soul […]
0

Final Testament @episode 14

Final Testament- (Asigala Talaama) Eby’ensi tebikwemazangamu mukama Katonda yasalawo mubuli kimu, ne Kyona beera mu nsi Muno mukama Katonda yasalawo, kale obudde buno Abakulembeze baffe mu bitundu, nabakulembeze baffe mu madiini abasinga obungi eby’ensi bibemazaamu, Katonda nebamwerabira kyabagamba, kale buli muntu olina okuyiga okwesabira mwoyo nagya gyoli nakuyamba nga tayise mumulala yena. Okukola enyo sikwekufuna […]
0

Final Testament Ep 14

  Bamikwano nsaba tutambulire mukubo egolokofu, Kuba ate abakulembeze mu madiini, mukyamiza nyo bemukulembera, omwoyo tebakyagutambuliramu, ebyensi byabatwaala. Kyemuva mulaba nabantu bulikade bakendera mu church. #lwaneyisa . Kuba osanga Omusumba ngate walagana ne musumba mune. Kale kisusu wekyalikomye By Ghetto Pastor the #Blessed Son
0

Final Testament episode 16

ASIGAALA TALAAMA Mu nsi Muno bulyomu okusinga alabirira mwana we gwazaala, atali wuwe tamufaako nyo, kale bwekityo no mwana teyalyerabide muzade we, naye osanga omwana nga kuzze nga tayagala kumanya biffa ku bakade be, olumu netubanenya obutagala kuyamba ku bakade babwe, naye olususi tunenya babwerere, Kuba ebiseera ebisinga kibeera kiva ku bazade enkuza gyebabakuzaamu, nebakula […]
0

Final Testament-Asigala Talaama episode 1

OKUKWAGALA okwagalana kwekutugata mubuli mbeera, wekwate bulungi eri bantu banaffe tusobole okutuuka mu bwakabaka bwa mukama katonda waffe. Yesu cristo yatufiririra ebibi byaffe. wekwate mukama mubuli kyokola. Osobola okubeera nEmirembe . sunlightug@gmail.com Love your neighbors and enemies. Ghetto Pastor 
0

Final Testament-Asigala Talaama episode 2

Final Testament By Ghetto Pastor Jonathan k kabaka mugoberezi …. Jesus Christ….. Longoosa Omutima  Tuve mukwekwasa Sitani, Era yakusangawa. Ensi nyangu nyo naye abantu ffe tugifuula enzibu olwe mitima gyaffe obuteyagaliza nga kwotade nobutagala kuyambaganira wamu. Abantu bangi bayina bebaayamba mukusooka nga basubiira nti nabo bwebalituuka ne bafuuna bali bayambako, obuzibu bwebafuna baberalabira. Kale nsaba […]
0

Final Testament-Asigala Talaama episode 4

Ekisa no Mukisa Omukisa guva mu kisa , kale abantu bangi banonya omukisa naye nga bbo tebalina kisa, kwegamba nosoberwa naye nga bwonayamba nga naawe bali kuyamba mubudde bwenyini. ……………………………………… Love no Bwesigwa Abantu bangi bagala nyo okubagala no kubesiga naye nga bbo sibesigwa. By Ghetto Pastor Good luck????? jazbookfinaltestament@gmail.com ♥Love each and every things […]
0

Final Testament-episode 13

Final Testament-episode 13 Jesus Christ is the source of happiness Okwegulumiza nga wefuula owenjawulo era atenkanika manya wotaali nga tonagya okubeera owamanyi era owekitibwa manya waliwo abasookawo nga tonabeera naye basanawo nabuli kimu ekyabwe nekigwaawo kale wenkusabira obeera mwetowaze era omukakamu mu bantu bano,era wekwate ku mukama Katonda. Kuba bibeera bikyuka kyuka buli kaseera. ??????????????
0

Final Testament-episode 15

Black Devils Buli Nziriza yona eyava kumulamwa gwa Katonda , egenda kusanawa obudde bwoba. Okuva ku Katonda kwe kukola ebikyamu eri bantu bano. Banabi bobulimba beyongede bebayogerako mu kitabo Kya Bible Kuba abagoberizi ba Yesu twatandika okweruma luma, so ng’ate twalibade twetaaga kweyagala bweyagazi netulumya abatamukiririzaamu. Era Kyona olaba nga church zeyongera bungi, Kyona ate […]
0

Final Testament-episodes 17

  ✍? Asigala Talaama. Abakulembeze mu madiini tekyandibade kirungi kubeera mu byabyabufuzi Kuba ebyo bibeera bya nsi so sibya myoyo, ebyo bulimba bye bigyudemu, era bigenda kutuyamba okulabisa abo abava mu bye myoyo nebada mu bye nsi, ng’ate bakulenbeze ba madiini, nga basumba, ba father ne ba sheka. nabalala abagwa mu core bwerityo Ebyobufuzi buli omu […]
WhatsApp us
Exit mobile version