Minister of Problems

 

OBUJJA NE FITWA

Nkalubo Ronnie and Magoola Nathan ugangan film makers
………………………………….

OBUJJA NE FITWA ebiri mu ugandan film industry

 • Jonathan.k.kabaka
  Natandika okuzanya film 2012 -09- Ewo mukulu Sulaiman kimbugwe Mirax film company.
 • Nazanyirayo film 5 , wabula tuba tugenda ku kola Film 6 Director kimbugwe Sulaiman Natandika OKWEGULUMIZA nobutakozesa MAZIMA no BWENKANYA .
 • Director kimbugwe Sulaiman yatandika okukwana abazanyi nokubasolooza sente,
 • Bwenagamba Director nti kyokola sikituufu , Kimbugwe Sulaiman Nanziramu nti ( Omanyi ekyankozesa company )
 • Bwetyo Natandika okugwamu esuubi Kuba olwa Mukama wange okunziramu bwatyo.
 • Natandika okulowooza ekidako olwensonga nga ndaba kyenetaaga nyinza obutakifuna mu Mirax .
 • Bwenalowooza enyo , nenfuna ekirowoozo Kyokukola company ya film .

 

 • Mubudde obwo nalina mukwano gwange gwebayita Nakayenga Justine ( babra ) .
 • Nemubuliramu ekirowoozo kyange , teyali mubi nakiwagira awo netutandika okunonya erinya lya company.

Sunlight film productions
” Born to win ”
Lyetwafuna , ngatulaba lisanide .

 

 • Director Sulaiman kimbugwe bweyawulira nti I registered my company , Yafuna OBUJJA NE FITWA .
 • Director Sulaiman kimbugwe yayitirawo abazanyi mu meeting , nabuuza abanyi bakimanyiko , ngabaana bulyomu tayina kyamanyi okuleka mukwano gwange Justine.
 • Abazanyi bwebamanya nti nakoze company ya film , nga bulyomu ayagala muwandiike mu Mirax bagiveemu .
 • Nange saali mubi nembawandiika olwensonga nti Mirax Director yali yagibatamya.
 • Ebigambo Director Sulaiman kimbugwe
  bye yayogera
  MBU sisobola kukola wadde film emu.
  Company yange Sunlight film productions mbu tesobola kuweza mwaka nga tukyazanya film.

Esaawa eno Director kimbugwe Sulaiman buli kyeyansabira , ye gwekyatukako

Emyaka Sunlight film productions gyemaze munsiike ya film , Mirax awamu nekimbugwe lyebamaze nga tebazanya film.

Kale lwoyagaliza mukakitaawo lutta nyoko.

KYOSIGA kyokungula

Kale Gwe aninako OBUJJA NE FITWA beera mwegendereza kuba ndimuliro ogwocca.

Ronnie Nkalubo and Nathan Magoola please be careful.

Lwaki mwegulumiza nga temunatuuka gyemulaga.

Film News
ugandanfilmstars@gmail.com

JAZ bless all of U.

 

(Visited 74 times, 1 visits today)

About The Author

Jonathan.k. kabaka CEO sunlight film productions

Related article

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *