paapa
0

Blessed Paapa

Kaliddinaali Robert Francis Prevost okuva mu USA  alangiriddwa nga Paapa ow’omulundi ogwe 267. Omulangira wa eklezia Robert Francis Prevost alonze erinnya lya Paapa Leo XIV. Ye paapa asoose okuva mu ssemazinga wa America. Paapa Leo XIV yazaalibwa mu 1955 mu kibuga  Chicago mu ssaza Illinois erya USA, aweza egy’obukulu 69. Alina obutuuze bw’eggwanga lya Peru […]