Osobola okubeera ne bagandabo naye nga simikwano gyo, nobeera oba nobeera ne bazadebo naye nga simikwano, naye nga befuula mikwano gyo, naye kubikolwa byabwe kwobalabira, era nze Maama wange yeka ye mukwano gwange, ate mubaganda bange ninamu babiri02, gyemikwano gyange abalala omusanvu07, basigalira kyakubeera baganda bange. Era abo bona abanyambye mubuli mbeera. mukama Katonda nsaba akunsasulire.
Kale wenkusabira gwe, nga bagandabo bakunyooma, bakulaba nga eyalemererwa, bulyomu akulaba nga bwasanze, wekwate mukama Katonda, balikunonya nga mukama Katonda waffe akusumulude ku njegere zoliko.