Post42 Videos

kabaka
3

Sente Yatabbu-Episode 1

Sunlight Film Productions With Ultimate Multimedia Consults  presents SENTE YATABBU Written, directed and produced by JONATHAN K KABAKA SYNOPSIS Film ekwata ku bantu abagala enyo sente era abalowooza nti bwazifuna buli kimu kibeera kiwede, so ng’ate  kabeera katandika butandisi.  SPONSORED by www.yaaka.cc and www.sunlightug.com
FB_IMG_1769318169962
0

Second Loodi Mayor Kampala

Eng. Ronald Balimwezo Nsubuga, awangude akalulu k’Obwaloodimmeeya bw’ekibuga Kampala nga amezze munnamateka, Erias Lukwago abaddeko n’abalala mukaaga. Eng. Balimwezo afuuse Loodimmeeya wa Kampala owokubiri okuva Kampala lweyakyusibwa nafuuka ekitongole okuyitibwa Kampala Capital City Authority.