Asigaala Talaama ( Final Testament)

Final Testament 

Asigaala Talaama, this is a gospel movie. Coming soon and sponsors 

Amazima gali nti Ensi okwanguyira buli akulaba obubi gwe mulabe bulungi ate buli akuwalana gwe tomuwalana.

Nga wayiseewo akaseera batuuka ne bakutegeera ate nebagwagala nyo .

Buli mbeera wekwate mukama katonda waffle, Kuba yeka yeka yasobola okukuyamba abantu bonna nga bakwegobyeko.

olaba nabatukulrmbeera mu madiini , bakola byebagala Kuba gwe bufuna obuzibu tugeze school fees, bwotegeeza ku pastor nga baana nga bwebatasoma.

Pastor oba Father abeera ayagala kusabiramu saala . Kyoka singa ekizibu kibeera ku yye , anti abagamba okusondera Sente ekizibu ekimuliko, lwaki naye tatugamba naye netumusabira busabizi.

By Jonathan K Kabaka ( Ghetto Pastor )

(Visited 4 times, 1 visits today)

You might be interested in

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *