Final Testament@Episode-8

 

Final Testament@Episode-8
By Jonathan k kabaka
Pastor Wa Ghetto

Abantu bangi tugenda netufuna Ebintu ebirungi netulowooza nti katonda waffe atugemulidde oba netufuna obuzibu netulowooza nti omuteego gwa sitaani gukulumbye naye bambi nedda oluusi obeera mukugezesebwa kwa mukama katonda wo, okulaba oba olimunywevu mubuli beera.

Anti ebikolwabyo ne neyisaayo mwemuli emirembe gyo.

Note#Buli lwolyeyisa obulingi kubuli kyika kyabuli muntu ( Omwavu no mugagga oba omugezi no musiru ).

Olisisinkana ku katonda era aliyogerako naawe.

Wabula kyenkugamba nti oliba buli kimu ekikyo kiwedde okutukuzibwa.

Abantu bangi bagenda ne balokoka abalala ne basiramuka nga wabula ate emitima gyabwe negisigala nga mikakanyavu, nga balowooza nti obulokole , obusiraamu bunamuyamba songa ate gwe kenyini gwe weyamba olwobugonvu bwo mitima gwo, awo ne mukama katonda wo nayanguyirwa okukuyamba ngayita mu bantu be.

jazbookfinaltestament@gmail.com

ugandanfilmstar@gmail.com

jonathan.k.kabaka@gmail.com

www.sunlightug.com ( Gospel World)

 

 

 

Umion Rasta ( Eneyisaayo kye kitibwa kyo )
(Visited 10 times, 1 visits today)

You might be interested in

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *