God’s secure


God protect you 

 If you with him this season of Byabufuzi, Kuba abantu B’ensi eno bulyomu Ali kululye, even if Bobi wine naye ku bwa president bwa NUP tayagala ku buvaako.

Kale gwe omulonzi tebikwemazaamu nyo Kuba bangi betulonzeko naye nebatakomawo kutukolera byebatusubiza. Nabaana bantu bangi ababifiridemu.

Kale wakiri leka munabyabufuzi yereete yeka mu church oba mu muzikiti naye nga musumba oba sheka nga siyamukukembedemu ku muleeta mu church Kuba singa tatukirize, obuzibu bu beera ku gwe eya muleeta oba eyamutuletera.

Ffe abakiriza tutambula noyo yena mukama Katonda gwabeera asazeewo, era gwabeera ayagade atukulembere.

Love your self to respect each and every body.

Happy Christmas and Happy new year.

By Ghetto Pastor

You might be interested in

Post A Comment For The Creator: Sunlight UG

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Ask about the article or website +
Hello, I am Ultimate. Ask me about this article or website.