The Village Man
- Super star of Uganda, sunlightug.com welcomes you to be part of us as online platform of marketing, promoting, advertising and selling our products, like movies, music, comedy,VJ movies, TV shows, God’s vibes, and Artists News.
Gwe wena ayagala okutwegatako, nkusaba nkunyonyole mu luganda lwenekakasa.
Olwaleero tuli kumulembe gwa www.com the digital network
www.sunlightug.com
Website eyo, yagulwawo 2018
Olwekigendererwa okutunda film zaabo betukaanya nabo, ku katale k’ensi yonna.
Omanyi emabegako katono film zibade zitundibwa ku DVD, Kati olwaleero tuli ku frash, nga bwetuziiba online ku enkya kyekidako wano mu Africa Kuba mubazungu kwebali.
Mukusokeradala twetaaga ba film producers abasobola okugya nebatwegatako ne tugidukanyiza wamu nga Foundation.
Website eyo erina pages, Home page, shop page, Lastest movies, VJ movies, etc,
Otugatako ebanga lino kwabwerere, okubeera member .
Era tukola naawe partnership okubereradala member oba okubeera content provider .
Era website ekola ebintu bingi nyo Kuba Kuba mumaaso tusubira okutekako ne Live streaming.
Kankulambulire ekintu bwekiyinza okutambula gwe wena ayagala okutwegatako
Sunlightug Management team and are you ready with it?
Board of directors
1. General manager…
2. Gen secretary…
3. Marketing manager….
4. Agents manager…
5. Accountant manager……
6. Manager……
7. Supervisor…..
8. Founder..Jonathan k kabaka
Board members
1 to 50
Era buli district, tubeera twetagisaayo management bwetyo, okusobola okufuna buli kyetwetaaga.
Tufunamu Tutya?
1. Obulango, Tosobola okulangirako obulango bwebitongole ebyagala okubiranga international, then nebituwa sente netuzigabana nga bwetudukanya website .
2. Sponsor, oyinza okufuna sponsor nga wa company yo, era naye osobola okumulagirako ku website.
3. Osobola okutundirako film za company yo, nokulangirako obulango bwo.
Lwakuba nga bwomanyi ebimu byakwata mpoola mpoola ate namazima kikulu nyo eri ffe abakulembeze.
Engabana singa film yo oba eyange oba yena ali ku board of directors etundidwa ofuna 95% then 5% nezigenda munsawo ya sunlightug, mukuyamba okusasula emisolo oba abakazi abatumbako.
Ate film bwetundibwa nga ya board member tumuwa 75% then 20% nezigabanibwa eri board of directors at 5% nezigenda munsawo ya sunlightug neziyambako okudukanya emirimu .
Ate singa tutunda film ya client yaffe nga si member naye nga yatuwa olukusa, afuna 50%, then 30 board of directors negagabana ate 20 negagenda munsawo ya sunlightug nga ziyambako emirimu okutambula.
Ate singa yena ali ku board of directors oba members afuna ponsor nga yagala kulangira ku website oba ne ku film ezigendako.
Amuleese afuna 50%, then 30% negabanibwa, ate 20 nezigenda munsawo ya sunlightug okudukanya emirimu.
Shares, Engabana.
1. Managing director 10%
2. Gen secretary 5%
3. Marketing manager 5%
4. Agents manager 5%
5. Accountant manager 5%
6. Supervisor 5%
7. Manager 5%
8. Founder 15%
Our office at Ggaba
How can you get a chance to be part of us as a team of sunlightug.com .
1. Registration is about you to uploading 100 VJ movies, 100 Nigerian movies 100 music videos, 100 Gospel music, 100 comedy videos and you stay uploading every day, weekly or monthly of our platform.
2. To become a director of board sunlightug.com , you have to be film producer, musian, comedian, Vj, or artist , where by you can create products.
3. To be on management team, like General manager, General secretary, marketing manager, agents manager, you have to be educated enough and look forward by getting sponsors and partners.
How can we bagain
Each and every body, ask me to that. email sunlightug@gmail.com or call me +256 700 986 522
Many people started things or business but they can’t grow or develop, coz of their behavior. Now all artists needs to be super star, and get money, but their behaviors are not good. So please you have to be a good person to every one then our Lord will be giving us blessings in our things.
So please before start, Let us our Lord be first.
I Kintu Jonathan aka Jonathan k kabaka film star of Uganda.
sunlightug.com
#NB, Eneyagaliza gyeweyagalizaamu siyenzigya gyebigenda okugyamu.




