Final Testament episode 16
ASIGAALA TALAAMA
Mu nsi Muno bulyomu okusinga alabirira mwana we gwazaala, atali wuwe tamufaako nyo, kale bwekityo no mwana teyalyerabide muzade we, naye osanga omwana nga kuzze nga tayagala kumanya biffa ku bakade be, olumu netubanenya obutagala kuyamba ku bakade babwe, naye olususi tunenya babwerere, Kuba ebiseera ebisinga kibeera kiva ku bazade enkuza gyebabakuzaamu, nebakula nga tebalina mpisa nga ne Katonda tebagala kumanya.
Kale omuzade olina okukuza omwana nga manyi Katonda,Β buli kimu mu biseera byo mumaaso kimwanguyira.
Kitegeeza Ensi temukalubirira ate naawe omuzade nekwanguyira.
Kitegeeza bwosanga omwana alabirira bakade be, kitegeeza omuzade yabeera Yakuza obulungi omwana ne mpisa.
Naye bw’olokoka buli kimu kyekola kyoka, ne bwoba wali wamukuza bibi nga talina mpisa zigirawo, buli kimu kitereera emirembe negyigya gyooli.
By Ghetto Pastor πΊπ¬