Final Testament@episode 8
Final TestamentĀ
Episode 8 by Jonathan K Kabaka
Ghetto Pastor.
Ekirungi ne Kibi.
Mukama katonda yalaba nga byona birungi okuberawo.
Oluberye berye katonda yasooka kuleeta birungi byerere ,eri buli kitonde, wabula yagenda okulaba nga bantu basiruwala busiruwazi olwemirembe emingi, kale katonda kwekuleeta ne Mr Kibi era abantu kwekudamu kumagezi era omuntu atanafuna ku bizibu obeera okyalina olugendo lunene okutuuka gyogenda, ate gwe abifuna nobidingana obeera okyalina okuyigirizibwa okwenjawulo.
Kale mwekyo omuddu wa katonda tobeera nakutya kwona.
(Visited 9 times, 1 visits today)